Botanix - Ekitabo ekikwata ku bimera

Botanix Luganda

Etuluba: Endagiriro ku kusimba ebimera

Endagiriro ku ngeri y’okusimbamu ebimera

Okusimba emiyembe okuva mu nsigo

Olina okusimba ensigo ezakakungulwa zisobole okuva mu ttaka obulungi. Nnyika ensigo mu mazzi agalina ebugumu lya 20–25 °C okumala essaawa nga 2 –6.

Olw’okusatu 21.9.2011 15:42 | Fulumya mu kyapa | Ebimera ebizungu, Endagiriro ku kusimba ebimera

Okusimba ettungulu ly’ekimuli wamu n’ensigo yakyo

Jjamu ettungulu n’ensigo ebikuweredwa okuyita mu posta okuva mu nsawo yabyo, olwo obireke mu kisikirize okumala ennaku nga 2 oba 3. Oba osobola okusimbirawo wabula olwo oba olina okukikuumira mu kisikirize kireme kugendako musana.

Olw’okutaano 5.8.2011 23:12 | Fulumya mu kyapa | Endagiriro ku kusimba ebimera

Ebifa ku KPR

KPR – Ekibiina ky’abalimi mu Slovakia
KPR – Ekibiina ky’abalimi kye Kibiina ekigata abalimi mu nsi yonna. Soma ebisinga...
Gabana okumanya kwo mu kulima ebimera. Wandika ku bulimi, ebimera, ennima y’ebimera, n’ebirala. Era obikube mu Botanix eri mu lulimi lwo! Tutukirire okumanya ebisingawo.

Category: Byona Amazzi n’ebirime eby’omumazzi Ebimera ebizungu Ebinazi Ebiwuka Endagiriro ku kusimba ebimera Obutiko Omuddo