NOVODOR FC ow’okulalwanyisa ekiwuka ekirya Lumonde ki Kolorado
Sirowooza nti nina okwanjula akawuka ka Lumonde kano ka (Leptinotarsa decemlineata) kubanga buli omu akimanyi nti akawuka kano kazibu nnyo naddala bwegutuuka mu kwonoona Lumonde ara nga kazibu okwewala nga omuntu takozeseza ddagala. Mu kaseera kano tewali amanyi ngeri ndala yonna esobola kukozesebwa kugoba kawuka kano nga omuntu takozeseza ddagala.
Akawuka kano kava wa?
Ekiwuka ki Kororado ekirya Lumonde Ekiwuka kino ky’ava mu Amerika ey’omumambuka olwo ne kyesogga Bungereza. Wano ekiwuka kino ky’asinga kulya malagala ga bimererezi bya lumonde abantu bwe batandika okulima lumonde ono (Amanyidwa mu Lulatini Solanum tuberosum) mu bungi mu nsi ya Amerika, ekiwuka kino olwo nekiva mu kulya ebimererezi nebitandika kulya lumonde omuntu gw’alimye. Kati ekiwuka kibunye ensi zonna Lumonde gy’alimibwa.
NOVODOR FC – Omujjaasi w’ekyasa eky’okusatu
Novodor FC alimu 2% eby’ekiriisa kya protein ekikolebwa mu buwuka bu bacteria obumanyidwa nga bacterium Bacillus thuringiensis ssp. tenebroinis. Ekika kya obuwuka bucontains 2% protein from the bacterium Bacillus thuringiensis ssp. tenebroinis. Bu bacteria buno okusiinga butta amaggi okuva mu kika kya Galeruinae (buno bwonona nnyo emiti nga ogwa Ash, Alder wamu ne Willow) era mu kutta ekiwuka kino ekirya Lumonde buli mmo.
Eddagala lino lirwaza amaggi agogedwako waggulu. Oluvanyuma lw’okulya amalagala agaffuyidwako eddagala lino, obusaanyi buno bulekera awo okulya era oluvanyuma lw’ennaku 2 oba 5, obussanyi buno butandika okuffa. Ku busaanyi obulala, eddagala lino teririna bulabe bw’amanyi wadde okwononona amalagala oba okuleeta obulabe ku ttaka. N’olwekyo obusaanyi buttibwa nga bukyali buto wabula bwe bukula olwo buba tebukyasobola kuttibwa na ddagala lino. Lirina kukozesebwa ku bussanyi buto bwoka.
Okukakasa nti eddagala lino likola, olina okulaba nga obusaanyi buliira ddala amalagala –n’olwekyo bw’oba nga ofuuyira, olina okulaba nga amalagala ogafuuyidde wansi ne waggulu. Kirungi okufuyira amalagala gano nga tewali mpewo ku bbugumu elisinga 15 °C. Enkuba bw’etonya mu ssaawa 12 nga wakamala okufuyiira, olwo kiba kirungi n’oddamu n’offuyiira.
Edagala lino litundibwa mu bipimo ebitono, mu buccupa obwa 100ml era nga ligula ensimbi za bulaya 3 zokka.
Ekika ekirala eky’eddagala lino kitta obuwojjolo obulya emboga (Pieris brassicae) wamu n’ensiri.
Amawulire amalungi: ekibala kiyinza okuliibwa nga kyakameruka!
««« Ekiwandiiko ekyavudewo: Omuti gwa Taaba Nicotiana glauca – ekimera ky’okulubalaza ekirengekeka! Ekiwandiiko ekidako: Khasi Pine (Pinus kesiya)»»»
Olw’omukaaga 23.7.2011 20:20 | Fulumya mu kyapa | Ebimera ebizungu
Ebifa ku KPR

Gabana okumanya kwo mu kulima ebimera. Wandika ku bulimi, ebimera, ennima y’ebimera, n’ebirala. Era obikube mu Botanix eri mu lulimi lwo! Tutukirire okumanya ebisingawo.
Category: Byona Amazzi n’ebirime eby’omumazzi Ebimera ebizungu Ebinazi Ebiwuka Endagiriro ku kusimba ebimera Obutiko Omuddo