Botanix - Ekitabo ekikwata ku bimera

Botanix Luganda

Ngeri ki gy’oyinza okusaawa mu omuddo gwo obulungi?

Kirungi okusaawa omuddo mu ngeri ennungi okusobola okufuuna omuddo omukwafu oguluinga akakeeka.

Nga tonasaawa muddo, amateeka gano galina okugobererwa – omuddo gulina okusalibwa ebitundu 1/3. Kino kitegeza nti nti omuddo oguwanvuye 6 cm, gulina okulekebwa nga gwenkana 4cm. Ekigero ekituufu eky’omuddo kye kya sentimita 2 okutuusa ku 3. Bw’ogusalira wansi ennyo guyinza okukala. Nga omaze okugusaawa, gulina okuweebwa mazzi agamala. (wakiri lita 10 ku 15 ez’amazzi ku buli sikweya mitta 1).

Wano tukozesa obuuma obusaawa bwa bika bibiri –obuma obwabulijjo n’obwo obumanyidwa nga mulch-mower.

Bu Mulch mowers tebujjawo muddo nga bumaze okusaawa wabula bugusala bulungi oluvanyuma nebugusuula ku muddo. Mu ngeri enno omuddo gwo gubeera gulisibwa bulungi buli banga mw’obera obusaayide. Wabula obuuma buno sibulungi singa obeera n’ekidiba ekiwugirwamu kubanga omuddo gujja kugenda mu kidiba. Wano kirungi n’okozesa obuma obwabulijjo obulonda omuddo gwebumazze okusaawa.

Waliwo n’obuuma obulala bw’oyinza okukozesa nga otekako akasanduke akakungaanya ebisaniiko oba obutakatekako.

Buno bulungi ku muddo ogwewunzise ku kigera kya 15°. Omuddo gwo bweguba gwewunzise nnyo, olwo olina kukozesa buuma bwa mungalo kubanga buno osobola n’okubukozesa ne mubifo ebizibu ennyo okutuuka oba ne mu nnimiro z’ebimuli.

««« Ekiwandiiko ekyavudewo: Okusiimba omuddo omupya Ekiwandiiko ekidako: Kiki ky’olina okukozesa omuddo ogusayiddwa?»»»

Olw’okusatu 27.7.2011 17:57 | Fulumya mu kyapa | Omuddo

Ebifa ku KPR

KPR – Ekibiina ky’abalimi mu Slovakia
KPR – Ekibiina ky’abalimi kye Kibiina ekigata abalimi mu nsi yonna. Soma ebisinga...
Gabana okumanya kwo mu kulima ebimera. Wandika ku bulimi, ebimera, ennima y’ebimera, n’ebirala. Era obikube mu Botanix eri mu lulimi lwo! Tutukirire okumanya ebisingawo.

Category: Byona Amazzi n’ebirime eby’omumazzi Ebimera ebizungu Ebinazi Ebiwuka Endagiriro ku kusimba ebimera Obutiko Omuddo