Botanix - Ekitabo ekikwata ku bimera

Botanix Luganda

Okusimba emiyembe okuva mu nsigo

Olina okusimba ensigo ezakakungulwa zisobole okuva mu ttaka obulungi. Nnyika ensigo mu mazzi agalina ebugumu lya 20–25 °C okumala essaawa nga 2 –6.

Nga omaze okunyika, simba ensigo mu ttaka (Ettaka ely’olusenyusenyu) ate okuume ebugumu wakati wa 20–25 °C . Ensigo zitandika okumera mu banga lya sabbiiti 1–3. Ebimera biteekwa okutekebwa mu kifo ekitalimu nnyo musana.

Bw’oba nga obeera mu kitundu ekitonyamu ennyo enkuba, osobola okusimba omuyembe gwo mu nnimiro. Bw’oba obeera mu biffo eby’omuzira oba ebinyogovu ennyo, kyamagezi okuteeka omuti guno mu nju oba mu kiyumba ky’emiti.

««« Ekiwandiiko ekyavudewo: Omuti gw’olubalama lwa Buyindi (Pongamia pinnata) Ekiwandiiko ekidako: Okusiimba obutiko obuzungu»»»

Olw’okusatu 21.9.2011 15:42 | Fulumya mu kyapa | Ebimera ebizungu, Endagiriro ku kusimba ebimera

Ebifa ku KPR

KPR – Ekibiina ky’abalimi mu Slovakia
KPR – Ekibiina ky’abalimi kye Kibiina ekigata abalimi mu nsi yonna. Soma ebisinga...
Gabana okumanya kwo mu kulima ebimera. Wandika ku bulimi, ebimera, ennima y’ebimera, n’ebirala. Era obikube mu Botanix eri mu lulimi lwo! Tutukirire okumanya ebisingawo.

Category: Byona Amazzi n’ebirime eby’omumazzi Ebimera ebizungu Ebinazi Ebiwuka Endagiriro ku kusimba ebimera Obutiko Omuddo