Nsubira tekyetagisa kukunyonyola Kawukumu kye ki. Kino kirina obunene bwa 3–4mm era nga kisobola n’okusangibwa mu ffumbiro.
Ekiwuka kino eky’obulabe kikulira mu nsigo eza buli kika. Mu butuufu, buli nsigo ya kijjanjalo aerina ekiwuka eky’ekika kino. Okugeza, kawo, ebijajaalo wamu n’ebirala.
Mu kijanjaalo wkiriridwa, osobola okusangamu obutuli obwasimibwa nga akawuka kano kayingira mu nsigo. Ekiwuka kino bwekimala okwalulira mu nsigo olwo obutuli buno nebutanika okulabika. Kawukumi attera okubeera ow’obulabe mu bisera by’okutereka (kubanga wano embera ebeera emuyamba nnyo okukula) si nsonga oba ensigo yali emaze okulibwa nga ekyali mu nnimiro.
Wky’omukisa okulwanyisa kawukumi kyangu nnyo era nga kikola (emikisa 100% egy’okuwangula)
Kawukumi ku nsigo ya Erythrina lysistemon
Mangu ddala nga wakakungula ensigo, gisuse era ogireke ekale era okakase nga temuli nsigo eriridwa mw’ezo z’oyanise. Suula ezo zonna enfu. (kirungi okuzokya) Oluvanyuma zisibire mu kiveera oziteeke mu firigi okumala ebanga lya ssaawa 48. Mu ngeri eno ojja kuba nga olemeseza kawukumi ono okukula.
Nga omaze okujja ensigo zino mu firigi, zikaze okumala ennaku 2 oba 3 mu bugumu eritali lingi. Osobola okuleka ensigo zino mu biveera okutuusa lw’oliyagala okuzikozesa. Esngi eziterekedwa engeri eno ziyinza kwononebwa ezo ezigidwa mu madduuka.
Olw’ensonga eno, kirungi nnyo okutereka ensigo zo mu kikebe ekisanikidwako obulungi. Ensigo zino zirina okukazibwa obulungi kubanga ziyinza okuvuunda. Mu ngeri osobola oukakasa nti ensoigo zo tezisobola kuliibwa kawukumi.
Kawukumi era asobola okulwanyisibwa nga okozesa ensigo enuungi –waliwo ebika by’ensigo bingi ebitalibwa kawukumi.
Printed from neznama adresa