Mu bungeeza ekiseera eky’okusimbamu omuddo omupya oba okusimba omuddo omulala kye kya omwezi gw’okutaano wamu n’ogwa omukaaga. Bw’eba nga enkuba tetonye nnyingi, olwo osobola okugusiimba mu mwezi gw’omusanvu.
Okusimba omuddo omupya
Ekiffo w’olina okusiimba omudo kirina kusoka kusimibwa ku uwanvu bwa centimita 10–15 okukka wansi. Olwo osobola okutereza ettaka lino n’elyenkanankana.
Kati olina ebintu bibiri by’olina okukola:
a) Okusiga ensigo z’omuddo
Okusooka, olina okusooka okupiima ekifo w’ogenda okusiimba omuddo guno. Olwo obalirire ensigo z’onasimbawo. Tegeera nti ojja kwetaga ekipimo kya gramuzi 25 buli sikweya mita emu. Okugatta kw’ekyo, wetaaga 25g buli sikweya mita 10. Ekirala, kakas anti ensigo z’ogenda okusiimba gukyali mupya kubanga omuddo ebiseera ebisinga omuddo guffa mangu. (Amanyi g’ensigo z’omuddo ogumaze emyaka 2 okumera guli 50%). Ffaayo nnyo ku ngeri ki ensigo zino gyeziterekedwamu nga ziri mu dduuka. (ensigo bweziba embisi, oba ezimu bweziba zatandika dda okumera, kiba kirungi n’otazigula- kino kijja kukuyamba obutafiirwa). Ebeeyi y’ensigo z’omuddo ekyuka okuva ku nsimbi za bulaya 3 buli kilo okusinzira ku kika ky’ensigo.
Loonda ensigo z’ogenda okusimba kusinzira ku kiki ky’ogenda okugukozesa. (ogenda kugutambulirako, kuguddukirako, oba kulubndirako). Abattunzi abagezi babeera n’obupapula obunyonyola kino obujja okukuyamba okuloonda ekika ky’ensigo z’enyini z’oyagala. Togulanga nsigo za muddo nga tomaze kukakasa oba z’ezo ezigenda okukola ky’oyagala.
Ensigo zikumire mu kifo ekikalu nga kinnyogoga nga omaze okuzigula. Tukuweera amagezi obutatereka nsigo nga omaze okuzigula okumala ebanga erissuka omwaka kubanga ziffa mangu. Zisimbe mu mwezi gw’okutaano oba ogw’omukaaga. Nga tonazisimba, longoosa w’ogenda okuzisiimba era osime obuunnya bwa centimita 1 okukka mu ttaka. Nga omaze okuzisiimba, tereza ettaka era olifuuyire bulungi. Ensigo zijja kutaandika okumera mu banga lya naku 14. Omuddo bwegukula okutuuka ku buwanvu bwa 10cm, olwo olina okugusawa omulundi gwo ogusooka. Olwo bw’osangamu ebitundu ebitalimu muddo, kino kye kiseera okuguzaamu. Bw’oba oyagala omuddo omuggumizu, fuba okulaba nga ogusayira omulundi gumu oba ebiri buli wabiiti biri okutuuka mu mwezi gw’omwenda.
b) Kozesa bu tailo bw’omuddo
Eno engeri eyanguya wabuya ya bbeyi. Yamugaso kubanga abantu abasinga abatunda bu tayiro buno ebbeyi ey’okubukuteera mu nnimiro bagibalira wamu. Ebbeyi ya bu tayiro buno nga ogassseeko n’okubuteeka mu nnimiro eri ku nsimbi za bungereza 5 buli sikweya mitta (okusinzira ku kika).
2. Okulabirira omuddo omukadde
Koola omuddo guno ogyemu ebikoola ebikaze n’omuddo ogukaze buli biseera bya nkuba (kisinzira ku ntoonya y’enkuba mu bungereza okuva mu mwezi gw’okusatu okutuusa mu gw’okutaano) Olwo zaamu ensigo bwekiba kyetagisa. Omuzira gutera nnyo okutta omuddo n’olwekyo kirungi okuzzamu omupya nga ebiseera by’omuzira goweddewo.
Endabiririra y’omuddo gwo esinzira ku ngeri omuddo gyegufunsamu empewo. Ku lwa kino, olina okwekolera ekyuma ekikoola omuddo. Funa ekiti eky’obuwanvu bwa 2–3cm, okubemu omusumali ogwa 10cm gusobole okuyitamu. Laba nga emisumaali gyesudde okuva ku gunagwo akabanga ka 2–3cm. tekako omuyini ogukwenkana obuwanvu gwo nosoboa okukwata obulungi.
Kati kisimbe mu muddo (nga omaze okugusaawa) okiyimirireko n’amaanyi nga bw’okikuulamu. Kino kiddingane okutuusa nga ennimiro yonna ogimazeeyo. Bw’oba nga oyagala okufukirira ennimiro yo, fukirira nga omaze okussamu ebinya bino kubanga olwo amazzi gajja kusobola okutuuka ku mirandira.
Printed from neznama adresa