Okusimba ettungulu ly’ekimuli wamu n’ensigo yakyo

Jjamu ettungulu n’ensigo ebikuweredwa okuyita mu posta okuva mu nsawo yabyo, olwo obireke mu kisikirize okumala ennaku nga 2 oba 3. Oba osobola okusimbirawo wabula olwo oba olina okukikuumira mu kisikirize kireme kugendako musana.

Okusimba ensigo

Sima akannya katono mw’onosimba ensigo. Jjamu ensigo mu kikebe. (oba mu kavera mwekisimbidwa) emirandira giziike gitunule wansi gisobole gyona okubulira mu kkanya.

Fuka amazzi mu kanya era amazzi gano bwegamala okukalira mu ttaka, yongeramu amazzi amalala matono. Ebimera ebirala byona biyise kyekimu. Nga omaze okubisimba byona, ddamu obifukirire ku mazzi nate.

Ennaku ntono nnyo nga wakamala okusimba, osobola okubifukirira singa wabaawo obwetavu era ofube okulaba nga tebiyitamu musana mungi. Ebimera bijja kuleeta emirandira mu banga lya wiki 1 oba 3 oluvanyuma ojja kubiyisa kyenkanyi nga ebibala byonna by’olina mu nnimiro.

Okusimba ettungulu ly’ekimuli wamu n’ensigo

Sooka osime ettaka w’ognda okisiimba ettungulu oba omulandira (tugenda kukozesa ekigambo ttungulu wonna mu mbozi eno). Jjamu ettungulu mu kaveera nga tonalisimba. Sima ekinnya era oteeke ttungulu lino mu kinnya nga ekyawaulu kyekitunudde wagulu. Agamu tegamera singa ekyawagulu kibeera kitunuzidwa wansi. Wegendereze osobole okubisimba obulungi.

Bw’osimbira mu biseera bw’omusaana (bwekiba nga tosoboola kukitereka wantu wonna oba nga olina gy’olaga) tolina kukifukirira. Kijja kusirika era kitandike okumera nga enkuba esooka etandise okutoonya. Ezo entono ennyo enzibu ez’okusiimba teririna kusimbibwa mu kinnya kiwanvu nnyo. Okumanya ekigero ky’ekinnya mw’ogenda okusiimba, olina okupima ebbanga eriri wakati w’ekitwe ky’ensigo n’ettaka.

Tujja ensigo eno m taaka ekitundu ekya wagulu (ekiri wagulu w’etaaka) bwekitandika okukala, (lino teeka erifuga ebimuli byonna, okujjako Gladiolus) – kino kisoboka bulungi g=nga omwezi gw’okutaano gwakatandika m bungereza (mu mbeera ey’ebugumu eringi). Ebika ebisinga bwebimala okujjibwa mu ttaka bisobola okuterekebwa (kasita kiba nga biterekedwa nga bikalu) okutuusa mu biseera by’enkuba (naddala obutumgulu, katungulu ccumu ne zi talip)

Ebisigade gamba nga kitengejja, ekiddo ky’okunyanja (Muscari), Ornithogalum, ne Polygonatum byo wabula tebisobola kuterekebwa mu ngeri eno kubanga tebisobla kuwona. Ebika ebitasobola (mu mbera nkalu) bisobola okujjibwa mu nnimiro yo ne bitwalibwa mu kiffo ekirala (bisobola okuwoona okumala ebbanga lya sabiiti nga emu wabula si kya magezi okubitereka wabweu okumala ebbanga eddene)

Ebika ekiseera eky’okusimbiramu Obugazi bwekinnya mu cm
Ebika ebitono ebirina ettungulu erya 2cm nga Allium carinatum, flavum, molly, oleraceum, scorodoprasum 7.-10. 5–8
Ebika ebinnene ebirina ettungulu erya 10cm nga Allium giganteum, karataviense, nigrum 7.-10. 10–15
Ebika bya Colchicum ebimulisa mu autumn 8. 15
Ebika bya Crocus ebimulisa mu spring Crocus chrysanthus, Crocus vernus) 10. 9
Ebika bya Crocus ebumulisa mu autumn (Crocus sativius) (7.-)8. 9
Gladiolus (Maleeto w’omu nnimiro) 4.-5. 10 (bitoono nnyo ku 5)
Gladiolus (Ebika by’omunsiko ebiva mu maserengeta ga Africa) 4.-5. 10 (bitoono nnyo ku 5)
Lilium candidum – Ka liili akeeru oba ka liili ka Madonna 8. 3
Lilium –maleeto w’omunnimiro 9.(-10.) 5–15 okusinzira ku kika
Muscari – grape hyacinth 7.-10. 8–10
Narcissus – narcis 8. 10
Ornithogalum umbellatum 7.-10. 10
Polygonatum 8.10., 2.-3. 10
Tulip ezirina obutungulu obutoono gamba nga Tulipa chrysantha, tarda, saxatillis, turkestanica, urumiensis 10. 10
Tulip ezirina obutungulu obunene – Tulipa greigii, Tulipa fosteriana, Tulipa kaufmanniana n’enongoosemu ez’omunnimiro 10. 12–14

Okulima ebimuli bya liili nga okozesa ebikuta by’obutungulu bwabyo

ekifaananyi

ebimuli bya liili nga okozesa ebikuta by’obutungulu bwabyo

Engeri ennyangu ey’okubaza ebimuli bya liili ye yokukozesa ebikuta (ebikuta by’akatungulu)

Teeka ebikuta mu biinnya ebiweza 1–2cm obuwanvu (=obuwanvu bw’etaaka obubise ebikuta) era obukuumire mu bbugumu lya 25–30 ºC emisaana oba 22 ºC ekiro (ebbugumu ly’ekiro lirina kubeera lya wansi erisinga okubeera ery’omugaso lye ly’ekiro) okugeza mu kabada, ekiyumba ky’ebimuli oba ku ddirisa mu nju yo. Ettaka lireke nga kkalu. Mu ngeri eno obutungulu bw’ekimuli kino bujja kukula okuva mu bikuta bino. Mu banga lya myezi 1–3, abutungulu 2–3 bujja kuba bumaze okumeruka okuva mu bukuta bino. Bw’oba ebikuta bino obuwaase n’obisiimba mu mwezi gw’omusaanvu, osobola okujja obutungulu buno okuva mu ttaka mu mwezi gw’omwenda n’obusiimba mu nnimiro mu binya bya 2cm okukka mu ttaka. Buli katungulu kasiimbe kkoka era buli kamu okawe ebbanga lya 4cm okuva ku kanaako – oluvanyuma lw’emyaka 4–6 ojja kubeera n’ebimuli ebirungi ebimulissiza!

Okusiimba ensigo z’ebimuli bino

Ebimuli bino ebimu bisobola okusimbibwa amangu era obulungi nga tukozesa ensigo. Mu bungereza ekiseera ekirungi ekyokusimbiramu ensigo zino kye ky’omwezi gw’okusatu no ogw’okuna mu bugazi bwa 0,5–1. Tobisimba bweru mu mwezi ogusooka wabula bireke webiri. Ebika ebimu bijja kumulisa mu sizoni eddako. Wabula ebika ebisinga bija kumulisa mu banga lya myaka 2–5 nga bimaze okusimbibwa. Ebika ebitono bijja kumulisa mangu okusiinga ebika ebinnene.

Printed from neznama adresa