Amajaani ga China - werimile amajaani go!

ekifaananyi

Amajaani ga China

Nga enkomerero y’obutiti tenatuuka, buli mulimi alowooze ku ky’anasiimba sizoni ejja. Tofunamu buzibu kulima nnyaanya, paprika, ne cucumber? Olina ekirala ky’oyagala? Ekintu ekizungu ennyo? Kiki ky’olowooza ku kusimba amajaani agago omwaka guno?!

ekifaananyi

Amajaani ga China

Omuti gw’ajaani gulina ebika 50 eby’omuddo ogwakiragala ogumera mu nsi ez’enkuba n’ezitali nnyo z’ankuba wamu n’emiti emitono nga mu zo ogusinga okumanyika gwe gw’amajaani ga China (Camellia sinensis). Omuti guno ogw’ebyafaayo gwava mu maserengeta n’obukiika kkono bw’amaserengeta ga China wamu n’ensi ezetoloddewo nga; Buyindi, Bama, Viyetinamu, ne Laos emiti gino gyegize nga gisimbibwa okumala emyaka n’ebisiibo.Newankubade nga ekimera kino kisimbibwa mu mawanga mangi agafuna enkuba, ensi ezisinga okukirima ze China, Buyindi, Slilanka wamu ne Japani.

ekifaananyi

Ensigo z’amajaani

Okulima amajaani agago si kizibu wade. Ekisinga obukulu kwekugula enamu, kubanga ensigo z’amajaani ziffa mangu. Ensigo netolovu. Nga tonazisimba sooka ozzinnyike okumala ennaku 2 oba 3. Oluvanyuma, zisimbe mu mu ttaka eririna amazi nga gasobola okukulukuta ete nga lissa. Ku bugumu lya 20–25 º C, ensigo zimerera mu banga lya wikisi 2 oba 4. Bw’ezisimbibwa mu kiffo awali omusana, emiti emito gimera mangu era nga ekimera eky’emyezi 6 kiba kituuse okusalila. Bw’ogoberala ensalira ennungi, osobola okwekolera engule era n’okufuna ebimera mw’onojja nga amajaani go!

Mu bitundu by’enkuba (tropical) amajaani gasobola okulimibwa mu nnimiro, naye nga galina okulekebwa mu nju oba mu nyumba z’ebirime mu bitundu omuli kalenge. Ebiseera ebitanyogoga ate nga sibyabbugumu nnyo byebirungi okulimiramu amajaani gano –eno y’embera mwebiwangalira munsi gye biva.

Bw’oba tobeera mu bitundu bya tropical, amajaani golima munnimiro yo oba olubalaza lwo wadde nga tegatukana na mutindo gw’ago agalimibwa mu bitundu by’enkuba, ojja kusasulwa n’ebimuli ebirungi ebigazi ebyeru.

Bw’oba obeera mu bitundu omuli kalenge, mubiseera eby’omuzira, olina okuteeka ekimera ky’amajaani kwe kyesigama. Kubanga omuti gw’ajaani ebisera byonna gulina kuba gwa kiragala n’olwekyo tegusobola kufuna musana gumala mubiseera bya muzira nekiguletera okukala n’okufiirwa ebikoola. Wabula omusana bwebulabika osobola okuddamu mangu okunoga amajaani go!

Printed from neznama adresa